Juliana Kanyomozi – Sanyu Lyange Lyrics

Verse 1

Nafuny’ono kati nina ebbugumu lya love nf’essanyu
Nafuny’ono amaaze ko enyonta ya love mpewedde
Ono munyo gwenyini, alimu ensa ansanyusa
Ndi mugumu nyo mundabe, ankwatako yewela
Njagala omwana mwagale okutuusa enyanja bwezikala
Njagala nange bankube mu mawulire okumenya record, eh!

Chorus

Essanyu lyange, yansaanira
Kabiite wange, bwe bulamu bwange

X2

Verse 2

Namazze dda kati nin’ebintu byengenda okwekola
Ela n’abo abansaba akanamba mukube ku y’ono
Ono zaabu yenyini class ye nga nene
Ntadde mu gear nnene nange sirina gakweebera
Njagala omwana mwaagale okutuusa ensozi okubbira
Njagala nange bannange ku reediyo ntino nkyekoze, eh!

(Chorus)

Verse 3

Kati oli nebwaleeta ebingi, nebwakomba ku paasi
Nebwamila enyanja, sibilaba nze
Kaleete ensimbi, kayogele ebingi
Nebwasamba okusinga Ronaldo simulaba nze
Simulaba simulaba, simulaba nze
Nin’ono yansaanira, simulaba nze

(Chorus) X2

Tagged

You cannot copy content of this page